What are you looking for from Sunnah Islam Media ?

EBISIYAGA!

Author: SHEIKH MUHAMMAD QURAISH MAZINGA

ISBN: 9781581573268

Rating: 10/10

Edition: First Edition

Publisher:

Pages: 55

Format: pdf

Language : Luganda

Catagory : AQEEDAH

Topics: EBISIYAGA!

Summary: Emyaka ssi mingi egiyise, twatandika okuwulira nti mu bulaaya waliyo abantu abeesowolayo mu ngeri y'obwa kaggw'ensonyi obw'ekika ekya waggulu, ne bakawangamula nti ddembe lya buntu omusajja okwegwanyiza n'okwegatta ne musajja munne, n'omukyala okwegatta ne mukyala munne!! Era nti ddembe lya buntu omusajja okwefuula omukyala, n'omukyala okwefuula omusajja!! Mu kiseera ekyo, kyawulikika ng'eddalu erirabwako 5 buli muntu, era nga tewali abuusabuusa nti kampeyini yaabwe terina lugendo.