What are you looking for from Sunnah Islam Media ?
Summary: Naye bino wammanga kw’otegeerera ezzambi nti ddene naddala singa kubaako ekibonerezo wano ku nsi oba omuliro ku nkomerero, oba obusungu bwa Allah oba ekikolimo, oba nga Nabbi yalaga kizikiriza abeera akikoze, oba okugamba nti kyonoono kinene, okugeza nga okukuba ebiwoobe, oba nti akola ekintu gundi Allah ayinza okukyusa ekifananyi kyo'muntu n’amufuula embizzi, enkobe oba ekintu ekirala.